Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 26-33

Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu

Yakuwa Ajja Kukuwa Obuvumu

Dawudi yafuna obuvumu bwe yajjukiranga engeri Yakuwa gye yamununulangamu

27:1-3

  • Dawudi bwe yali akyali muto, Yakuwa yamuwonya empologoma

  • Yakuwa yayamba Dawudi okutta eddubu n’awonya ekisibo

  • Yakuwa yayamba Dawudi okutta Goliyaasi

Biki ebiyinza okutuyamba okuba abavumu nga Dawudi?

27:4, 7, 11

  • Okusaba

  • Okubuulira

  • Okubaawo mu nkuŋŋaana obutayosa

  • Okwesomesa n’okusinza kw’amaka

  • Okuzzaamu abalala amaanyi

  • Okujjukira engeri Yakuwa gye yatuyambamu mu biseera ebyayita