Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Maayi 16-22

ZABBULI 11-18

Maayi 16-22
  • Oluyimba 106 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ani Ayinza Okukyala mu Weema ya Yakuwa?”: (Ddak. 10)

    • Zb 15:1, 2—Tulina okwogera amazima mu mutima gwaffe (w03 8/1 25-26 18; w89-E 9/15 26 ¶7)

    • Zb 15:3—Tulina okukozesa obulungi olulimi lwaffe (w89-E 10/15 12 ¶10-11; w89-E 9/15 27 ¶2-3; it-2-E 779)

    • Zb 15:4, 5—Tulina okuba abeesigwa mu byonna bye tukola (w06 6/1 30 ¶14; w89-E 9/15 29-30; it-1-E 1211 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 11:3—Olunyiriri luno lulina makulu ki? (w06 6/1 30 ¶4; w05-E 5/15 32 ¶2)

    • Zb 16:10—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Yesu? (w11 8/15 16 ¶19; w05 5/1 20 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 18:1-19

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.3 16—Ekyawandiibwa kisomere ku ssimu oba ku ka kompyuta ak’omu ngalo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Somera omuntu ekyawandiikibwa ku JW Library mu lulimi lwe.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 100-101 ¶10-11—Mu bufunze, laga omuyizi engeri gy’ayinza okukozesa JW Library okunoonyereza ku kibuuzo ky’abuuzizza.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 70

  • Engeri y’Okukozesaamu JW Library—Ekitundu 1: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo Set and Manage Bookmarks ne Use History era muzikubaganyeeko ebirowoozo mu bufunze. Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku mitwe ebiri emitono egisooka mu kitundu kino. Saba abawuliriza boogere engeri endala gye bakozesezzaamu JW Library mu kwesomesa ne mu nkuŋŋaana.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 15 ¶15-26, eby’okulowoozaako ku lup. 134

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 43 n’Okusaba