Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOBU 38-42

Okusabira Abalala Kisanyusa Yakuwa

Okusabira Abalala Kisanyusa Yakuwa

Yakuwa yagamba Yobu okusabira Erifaazi, Birudaadi, ne Zofali

42:7-10

  • Yakuwa yagamba Erifaazi, Birudaadi, ne Zofali okugenda eri Yobu baweeyo ekiweebwayo ekyokebwa

  • Yobu yalina okubasabira

  • Yobu bwe yamala kubasabira, yaweebwa emikisa mingi

Yakuwa yawa Yobu emikisa mingi olw’okukkiriza kwe n’olw’obugumiikiriza bwe

42:10-17

  • Yakuwa yakomya okubonaabona kwa Yobu, era n’amuwonya

  • Mikwano gya Yobu n’ab’eŋŋanda ze baamubudaabuda olw’ebyo byonna ebyamutuukako

  • Yakuwa yaddizaawo Yobu eby’obugagga bye, era nga bikubisaamu emirundi ebiri bye yali afiiriddwa

  • Yobu ne mukyala we baazaala abaana abalala kkumi

  • Yobu yawangaala emyaka emirala 140, n’alaba bazzukulu be okutuukira ddala ku bannakasatwe