Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Bayita ku mukolo gw’Ekijjukizo mu Slovenia

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Maaki 2018

Bye Tuyinza Okwogerako

Eby’okwogerako ebyesigamiziddwa ku kakapula akayita abantu ku Kijjukizo era n’ebibuuzo bye tuyinza okwogerako: Lwaki Yesu yafa? Ekinunulo kituganyula kitya?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Buli Ayagala Okuba Omukulu mu Mmwe Ateekeddwa Okubeera Omuweereza Wammwe”

Tukola ebintu nga twagala abantu batulabe basobole okututendereza? Omuntu omuwombeefu akola emirimu ng’ayagala Yakuwa yekka y’aba amulaba.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Gondera Amateeka Ababiri Agasinga Obukulu

Amateeka abiri agasinga obukulu agali mu Bayibuli Yesu ge yayogerako ge galiwa? Tuyinza tutya okulaga nti tugondera amateeka ago?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Tuyinza Tutya Okukulaakulanya Okwagala eri Katonda n’Eri Muliraanwa?

Tulina okwagala Katonda ne muliraanwa waffe. Ekimu ku biyinza okutuyamba okukola ekyo kwe kusoma Bayibuli buli lunaku.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Sigala ng’Otunula mu by’Omwoyo mu Nnaku Zino ez’Enkomerero

Abantu abasinga obungi leero beemalidde nnyo ku bintu ebya bulijjo ne batafaayo ku by’omwoyo. Abakristaayo abatunula mu by’omwoyo baawukana batya ku bantu abalala?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Enkomerero Eri Kumpi

Ebigambo ya Yesu biraga bitya nti enkomerero eri kumpi? EKibuuzo ekyo n’ebirala biddibwa mu vidiyo erina omutwe, Enkomerero y’Enteekateeka Eno Eri Kumpi.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Mubeere Bulindaala”

Mu lugero lwa Yesu olukwata ku bawala ekkumi embeerera, omugole omusajja, abawala ab’amagezi, n’abasirusiru bakiikirira ki? Olugero olwo lukukwatako lutya?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okuyigiriza Abayizi Baffe Okutegeka

Okuviira ddala ku ntandikwa, tusaanidde okuyamba abayizi baffe okwemanyiiza okutegeka. Ekyo tuyinza kukikola tutya?