• Oluyimba 117 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Abantu Beetaaga Obulagirizi bwa Katonda”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 9:24—Kwenyumiriza kwa ngeri ki okulungi? (w13 1/15 20 ¶16)

    • Yer 11:10—Lwaki obubaka bwa Yeremiya obw’omusango bwazingiramu obwakabaka obw’ebika ekkumi, ng’ate Samaliya kyali kyazikirizibwa dda mu 740 E.E.T.? (w07 4/1 9 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 11:6-16

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo ne wp17.2 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo ne wp17.2 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) ld lup. 4-5 (Omuyizi asobola okwerondera ebifaananyi by’ayagala okukubaganyaako ebirowoozo.)—Muyite ku Kijjukizo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO