• Oluyimba 111 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yobu Yali Akkiririza mu Kuzuukira”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 12:12—Lwaki Abakristaayo abakuze mu myaka basobola okuyamba abakyali abato? (g99-E 7/22 11, akasanduuko)

    • Yobu 15:27—Erifaazi yali ategeeza ki bwe yagamba Yobu nti “mugevvu mu maaso”? (it-1-E 802 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 14:1-22 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: fg essomo 13 ¶1—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 2 oba obutawera)

  • Ng’Ozzeeyo: fg essomo 13 ¶2—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera)

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: fg essomo 13 ¶3-4 (Ddak. 6 oba obutawera)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 134

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 5)

  • Okuzuukira Kusoboka Okuyitira mu Kinunulo”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Ng’ofundikira, musseeko vidiyo eyalagibwa ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olwa 2014, olwalina omutwe, “Musooke Munoonyenga Obwakabaka bwa Katonda!”

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 12 ¶1-12 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 33 n’Okusaba