Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Maaki 2016

Maaki 14-20

YOBU 1-5

Maaki 14-20
  • Oluyimba 89 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yobu Yakuuma Obugolokofu Bwe ng’Agesebwa”: (Ddak. 10)

    • [Musseeko vidiyo, Okwanjula Ekitabo kya Yobu.]

    • Yobu 1:8-11—Sitaani yabuusabuusa ekigendererwa Yobu kye yalina mu kuweereza Katonda (w11 5/15 17 ¶6-8; w09 4/15 3 ¶3-4)

    • Yobu 2:2-5—Sitaani yabuusabuusa obugolokofu bw’abantu bonna (w09 4/15 4 ¶6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 1:6; 2:1—Baani abakkirizibwanga okugenda mu maaso ga Yakuwa? (w06 4/1 29 ¶6)

    • Yobu 4:7, 18, 19—Ndowooza ki enkyamu Erifaazi gye yalina? (w14 3/15 13 ¶3; w05-E 9/15 26 ¶4-5; w95-E 2/15 27 ¶5-6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 4:1-21 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 88

  • Ziyiza Okupikirizibwa!: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo erina omutwe, Ziyiza Okupikirizibwa! eri ku jw.org. (Genda ku jw.org/lg ku EBITABO > VIDIYO.) Oluvannyuma, buuza ebibuuzo bino: Kupikrizibwa kwa ngeri ki abaana kwe bafuna ku ssomero? Bayinza batya okukolera ku musingi oguli mu Okuva 23:2? Bintu ki ebina bye basobola okukola okuziyiza okupikirizibwa ne basigala nga bakuumye obugolokofu bwabwe? Saba abavubuka boogere ku birungi ebyavaamu bwe baaziyiza okupikirizibwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 11 ¶1-11 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 149 n’Okusaba