Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Jjulaayi 2017

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

OMUNAALA GW’OMUKUUMI

Ekibuuzo: Katonda yakiteekateeka nti abantu bafe?

Ekyawandiikibwa: Kub 21:4

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kannyonnyola Bayibuli ky’eyogera ku bulamu n’okufa.

YIGIRIZA AMAZIMA

Ekibuuzo: Lwaki waliwo okubonaabona kungi?

Ekyawandiikibwa: 1Yo 5:19

Amazima: Sitaani y’afuga ensi.

OMUNTU AYIGIRIZIBWA ATYA BAYIBULI?

By’oyinza okwogera: Abajulirwa ba Yakuwa tuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere, era tukozesa Bayibuli okuddamu ebibuuzo gamba nga: Lwaki waliwo okubonaabona kungi? Kiki ekisobozesa amaka okubaamu essanyu? Tulina vidiyo eraga engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. [Mulage vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuuli?] Kano ke kamu ku butabo bwe tukozesa. [Mulage akamu ku butabo bwe tukozesa nga tuyigiriza abantu Bayibuli, era bwe kiba kisoboka omulage engeri gye tukikolamu.]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.