Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Jjulaayi 2016

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 60-68

Tendereza Yakuwa, Oyo Awulira Okusaba

Tendereza Yakuwa, Oyo Awulira Okusaba

Saba Yakuwa akuyambe okutuukiriza bye weeyama

61:1, 8

  • Bwe tutegeeza Yakuwa obweyamo bwaffe, kituyamba okuba abamalirivu okubutuukiriza

  • Okwewaayo eri Katonda bwe bweyamo obusinga obukulu bwe tuyinza okukola

Kaana

Kirage nti weesiga Yakuwa ng’omutegeeza buli ekikuli ku mutima

62:8

  • Bwe tutegeeza Yakuwa ekyo kyennyini ekituli ku mutima, essaala yaffe eba ya makulu

  • Bwe tusaba Yakuwa nga tumutegeeza ekyo kyennyini kye twagala, kitusobozesa okulaba engeri gy’azzeemu okusaba kwaffe

Yesu

Yakuwa awulira okusaba kw’abantu bonna ab’emitima emirungi

65:1, 2

  • Yakuwa awulira okusaba ‘kw’abantu aba buli kika’ abaagala okumumanya n’okukola by’ayagala

  • Tusobola okusaba Yakuwa ekiseera kyonna

Koluneeriyo

Bye njagala okuteeka mu kusaba kwange.