Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Jjulaayi 4-10

ZABBULI 60-68

Jjulaayi 4-10
  • Oluyimba 104 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Tendereza Yakuwa, Oyo Awulira Okusaba”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 63:3—Lwaki okwagala kwa Yakuwa okutajjulukuka kusinga obulamu? (w06 7/1 11 ¶7)

    • Zb 68:18—‘Ebirabo mu bantu’ baali baani? (w06 7/1 10 ¶5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 63:1–64:10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula zaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 81

  • Okubaako Bye Twerekereza Kitusobozesa Okutendereza Katonda”: (Ddak. 15) Mukubaganye ebirowoozo ku kitundu kino. Oluvannyuma musseeko vidiyo Tulina Bye Twerekereza, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Kubiriza bonna okubaako bye beerekereza basobole okugaziya ku buweereza bwabwe.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 19 ¶1-16

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 88 n’Okusaba