Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Jjulaayi 2016

Jjulaayi 25-31

ZABBULI 79-86

Jjulaayi 25-31
  • Oluyimba 138 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ani Asinga Okuba ow’Omuwendo mu Bulamu Bwo?”: (Ddak. 10)

    • Zb 83:1-5—Ebintu bye tusaanidde okusinga okufaako lye linnya lya Yakuwa n’obufuzi bwe (w08 10/15 13 ¶7-8)

    • Zb 83:16—Obwesigwa bwaffe n’obugumiikiriza biweesa Yakuwa ekitiibwa (w08 10/15 15 ¶16)

    • Zb 83:17, 18—Yakuwa y’asingayo okuba ow’omuwendo (w11 5/15 16 ¶1-2; w08 10/15 15-16 ¶17-18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 79:9—Olunyiriri luno lutuyigiriza ki ku kusaba? (w06 9/1 10 ¶5)

    • Zb 86:5—Yakuwa akiraga atya nti “mwetegefu okusonyiwa”? (w06 9/1 10 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 85:8–86:17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 111

  • Katonda Alina Erinnya?: (Ddak. 15) Musooke mulabe vidiyo erina omutwe, Katonda Alina Erinnya? eri ku jw.org/lg. (Genda ku EBITABO > EBITABO N’OBUTABO. Oluvannyuma genda ku brocuwa, Amawulire Amalungi. Vidiyo eri wansi w’omutwe, “Katonda y’Ani?”) Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Vidiyo eno tuyinza kugikozesa tutya nga tubuulira embagirawo, mu bifo ebya lukale, ne nnyumba ku nnyumba? Birungi ki by’ofunye bw’okozesezza vidiyo eno?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul.  20 ¶14-26, eby’okulowoozaako ku lup. 179

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 143 n’Okusaba

    Mujjukizibwa: Okussaako oluyimba luno ab’oluganda baluwulirize omulundi gumu, oluvannyuma muyimbire wamu.