Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Omubuulizi ng’abuulira omukunguzi w’amajaani mu Cameroon

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Jjulaayi 2016

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Tendereza Yakuwa, Oyo Awulira Okusaba

Kusaba kw’ani Katonda kw’awulira? Bw’oba osaba, oyinza otya okulaga nti weesiga Yakuwa? Lwaki kikulu okutegeeza Yakuwa obweyamo bwaffe? (Zabbuli 61-65)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okubaako Bye Twerekereza Kitusobozesa Okutendereza Katonda

Okubaako bye weerekereza kiyinza kukusobozesa kukola ki? Oyinza otya okukoppa engeri Yesu gye yatambuzaamu obulamu bwe?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Abantu ba Yakuwa Baagala Nnyo Okusinza okw’Amazima

Kiki kye tuyigira ku bunyiikivu bwa Dawudi? Okwagala ennyo okusinza okw’amazima kuleetedde abantu ba Yakuwa kukola ki? (Zabbuli 69-72)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Osobola Okukigezaako Okumala Omwaka Gumu?

Abasalawo okuweereza nga bapayoniya bafuna emikisa mingi era baba bamativu.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira

Kiyinza okukwewuunyisa okukimanya nti n’abo abalina ebiseera ebitono n’abatali balamu bulungi basobola okuweereza nga bapayoniya aba bulijjo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Jjukiranga Ebikolwa bya Yakuwa

Ebikolwa bya Yakuwa bizingiramu ki? Tuganyulwa tutya bwe tubifumiitirizaako? (Zabbuli 74-78)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Ani Asinga Okuba ow’Omuwendo mu Bulamu Bwo?

Omuwandiisi wa Zabbuli 83 yakiraga nti Yakuwa y’asinga okuba ow’omuwendo mu bulamu bwe. Naffe tuyinza tutya okulaga nti Yakuwa y’asinga okuba ow’omuwendo mu bulamu bwaffe?