• Oluyimba 123 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Kabaka Alifuga Okuleetawo Obutuukirivu”: (Ddak. 10)

    • Is 32:1—Kabaka ayogerwako wano ye Yesu Kristo (w14 2/15 6 ¶13)

    • Is 32:2—Yesu kati afuga nga kabaka era ataddewo abaami okulabirira ekisibo (ip-1-E 332-334 ¶7-8)

    • Is 32:3, 4—Abantu ba Yakuwa bayigirizibwa ebintu ebibayamba okukola eby’obutuukirivu (ip-1-E 334-335 ¶10-11)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 30:21—Yakuwa awa atya abantu be obulagirizi? (w14 8/15 21 ¶2)

    • Is 33:22—Yakuwa yafuuka atya Omulamuzi w’eggwanga lya Isirayiri, Omuteesi waabwe ow’amateeka, era Kabaka waabwe, era ekyo kyabaawo ddi? (w14 10/15 14 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 30:22-33

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp17.1 omutwe oguli kungulu—Laga engeri gy’oyinza okuddamu omuntu akukambuwalidde.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp17.1 omutwe oguli kungulu—Ekyawandiikibwa kisomere ku ssimu oba ku tabuleeti.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 31 ¶12-13—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 119

  • “Ekifo eky’Okwekwekamu Okuwona Embuyaga” (Is 32:2): (Ddak. 9) Mulabe vidiyo erina omutwe, “Ekifo eky’Okwekwekamu Okuwona Embuyaga”

  • Ssaayo Omwoyo mu Nkuŋŋaana: (Ddak. 6) Mulabe vidiyo, “Ssaayo Omwoyo mu Nkuŋŋaana.” Oluvannyuma, yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo bino: Biki ebiyinza okukulemesa okussaayo omwoyo mu nkuŋŋaana? Kiki ekyandibaddewo singa Nuuwa yali tassizzaayo mwoyo nga Yakuwa amunnyonnyola engeri y’okuzimbamu eryato? Lwaki kikulu abaana okussaayo omwoyo nga bali mu nkuŋŋaana?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 6 ¶1-9

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 70 n’Okusaba