Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Janwali 2017

Jjanwali 30–Febwali 5

ISAAYA 43-46

Jjanwali 30–Febwali 5
  • Oluyimba 33 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Byonna Yakuwa by’Ayogera Bituukirira”: (Ddak. 10)

    • Is 44:26-28—Yakuwa yagamba nti ekibuga Yerusaalemi ne yeekaalu byandizzeemu okuzimbibwa, era nti Kuulo ye yandiwambye Babulooni (ip-2-E 71-72 ¶22-23)

    • Is 45:1, 2—Yakuwa yalaga engeri Babulooni gye kyandiwambiddwamu (ip-2-E 77-78 ¶4-6)

    • Is 45:3-6—Yakuwa yawa ensonga lwaki yakozesa Kuulo okuwamba Babulooni (ip-2-E 79-80 ¶8-10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 43:10-12—Mu ngeri ki Abayisirayiri gye bandibadde Abajulirwa ba Yakuwa? (w14 11/15 21-22 ¶14-16)

    • Is 43:25—Nsonga ki enkulu ereetera Yakuwa okusangula ebyonoono byaffe? (ip-2-E 60 ¶24)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 46:1-13

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) dg—Okubuulira embagirawo ng’obuulira mukozi munno oba oyo gw’osoma naye.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) dg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 4

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 143

  • Tukakasa Tutya nti Bayibuli Ntuufu?: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo erina omutwe, Tukakasa Tutya nti Bayibuli Ntuufu? Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Tuyinza tutya okukozesa vidiyo eno nga tubuulira embagirawo, nga tubuulira mu bifo ebya lukale, oba nga tubuulira nnyumba ku nnyumba? Birungi ki by’ofunye bw’okozesezza vidiyo eno?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 7 ¶1-9, akas. ku lup. 76, 78

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 130 n’Okusaba