Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Janwali 2017

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ISAAYA 38-42

Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi

Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi

40:29-31

  • Empungu esobola okuba waggulu mu bbanga okumala essaawa eziwerera ddala. Kino ekikola etya? Efuna awali empewo ebuguma n’eyanjuluza ebiwaawaatiro byayo ne yeetooloolera mu kifo ekyo nga bw’etumbiira mu bbanga. Bw’etuuka waggulu eyo, efuna awalala awali empeewo ebuguma ne yeeyongerayo waggulu

  • Okufaananako empungu etakozesa maanyi mangi ng’etumbiira mu bbanga, naffe amaanyi Yakuwa g’atuwa gatusobozesa okweyongera okumuweereza