Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Abajulirwa ba Yakuwa nga babuulira mu Ghana

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Janwali 2017

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Ennyanjula ze tuyinza okukozesa okugaba Omunaala gw’Omukuumi, n’okubuulira amazima agali mu Bayibuli agalaga nti tuli mu nnaku ez’enkomerero. Kozesa ebyokulabirako ebyo okutegeka ennyanjula zo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Alabirira Abantu Be

Okufaananako omuntu agabula abagenyi be, Yakuwa atuwa emmere ey’eby’omwoyo esingayo obulungi.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Kabaka Alifuga Okuleetawo Obutuukirivu”

Yesu Kabaka, assaawo abakadde okulabirira ekisibo. Babudaabuda endiga era baziwa obulagirizi mu by’omwoyo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Keezeekiya Yaweebwa Emikisa olw’Okwoleka Okukkiriza

Abaasuli baagezaako okutiisatiisa Abayudaaya beeweeyo gye bali, naye Yakuwa yatuma malayika we n’alwanirira Abayudaaya.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Ai Yakuwa, . . . Nneesiga Ggwe”

Kikulu nnyo okwesiga Yakuwa ka tube nga tuli mu mbeera nnungi oba nga tulina ebizibu. Keezeekiya yakyoleka atya nti yeesiga Yakuwa?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi

Okufaananako empungu etakozesa maanyi mangi ng’etumbiira mu bbanga, naffe amaanyi Yakuwa g’atuwa gatusobozesa okweyongera okumuweereza.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Teweerabira Kusabira Bakristaayo Bannaffe Abayigganyizibwa

Bakristaayo bannaffe abayigganyizibwa tuyinza kubasabira tutya?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Byonna Yakuwa by’Ayogera Bituukirira

Okuyitira mu nnabbi Isaaya, Yakuwa Katonda yayogera ekyandituuse ku Babulooni ng’ebulayo emyaka nga 200.