LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

Keezeekiya amalirira okuzzaawo okusinza okw’amazima

29:10-17

  • 746-716 E.E.T.

    Obufuzi bwa Keezeekiya

  • NISAANI 746 E.E.T.

    • Olunaku 1-8: Baayonja oluggya olw’omunda

    • Olunaku 9-16: Baayonja ennyumba ya Yakuwa

    • Okutangirira ebibi by’Abayisirayiri n’okuzzaawo okusinza okw’amazima

  • 740 E.E.T.

    Samaliya kizikirizibwa

Keezeekiya ayita abantu bonna okukuŋŋaana basinze Yakuwa

30:5, 6, 10-12

  • Ababaka abaalina amabaluwa baasindikibwa okulangirira Embaga ey’Okuyitako mu Isirayiri yonna, okuva e Beeru-seba okutuuka e Ddaani

  • Wadde ng’abamu baagana okujja, bangi bajja