Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Bannyinaffe nga bakozesa brocuwa Amawulire Amalungi mu Madagascar

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Janwali 2016

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Engeri gye tuyinza okugabamu, Omunaala gw’Omukuumi, Awake!, ne brocuwa Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda! Tegeka ennyanjula yo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okusinza okw’Amazima Kwetaagisa Okufuba

Kuba akafaananyi ku ngeri Kabaka Keezeekiya gye yamaliriramu okuzzaawo okusinza okw’amazima. Weeyambise ebifaananyi ne mmaapu, okukuba akafaananyi ku ebyo ebiri mu 2 Ebyomumirembe 29-30.

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

Engeri y’Okuyigiriza Omuntu nga Tukozesa Brocuwa Amawulire Amalungi

Ebintu bitaano by’oyinza okukola okuyigiriza obulungi omuntu Bayibuli ng’okozesa brocuwa Amawulire Amalungi Okuva eri Katonda!

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Tulina Enkizo ey’Okuzimba n’Okulabirira Ebifo Mwe Tusinziza

Tuyinza tutya okulaga nti tuli twagala nnyo ebifo mwe tusinziza era nti tuli banyiikivu mu kubirabirira?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ayagala Omuntu Eyeenenya mu Bwesimbu

Kabaka Manase bwe yeenenya mu bwesimbu yasonyiyibwa. Geraageranya obufuzi bwe nga tannawambibwa ne bwe yali amaze okuteebwa okuva e Babulooni. (2 Ebyomumirembe 33-36)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Atuukiriza Ebisuubizo Bye

Ebiri mu Ezera 1-5. Wadde ng’Abayudaaya baaziyizibwa nnyo, baddayo mu Yerusaalemi ne bazzaawo okusinza okw’amazima era ne baddamu okuzimba yeekaalu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ayagala Tumuweereze nga Tetuwalirizibwa

Ezera awamu n’abo be yaddayo nabo e Yerusaalemi baali beetaaga okuba n’okukkiriza okw’amaanyi, nga baagala nnyo okusinza okw’amazima, era nga bavumu. Ng’okezesa ebifaananyi ne mmaapu, kuba akafaananyi nga bali ku lugendo lwabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Lekawo Kye Munaayogerako ng’Ozzeeyo

Ebintu bisatu ebisobola okutuyamba okuddayo eri oyo eyasiima obubaka bwaffe.