Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

 OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Engero Ezikwata ku Bwakabaka n’Engeri gye Zitukwatako

Engero Ezikwata ku Bwakabaka n’Engeri gye Zitukwatako

Yesu yakozesa engero ennyangu, okuyigiriza ebintu eby’ebuziba. Kyokka, abantu abawombeefu be bafuba okutegeera n’okukolera ku bintu bye yayigiriza. (Mat 13:10-15) Bw’oba weetegereza buli lumu ku ngero ezo, ddamu ebibuuzo bino: Olugero luno lunjigiriza ki? Bye njize nnyinza ntya okubikozesa mu bulamu bwange?

OBWAKABAKA OBW’OMU GGULU BULINGA . . .