Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Babuulira mu Cambodia

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Febwali 2018

Bye Tuyinza Okwogerako

Eby’okwogerako ebyesigamiziddwa ku bibuuzo bino: Bayibuli ekyali ya mugaso leero? Ekwatagana ne ssaayansi? Amagezi agagirimu gakola?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Olugero lw’Eŋŋaano n’Omuddo

Kiki Yesu ky’ayigiriza mu lugero lw’eŋŋaano n’omuddo? Omusizi, omulabe, n’abakunguzi, bakiikirira ki?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Engero Ezikwata ku Bwakabaka n’Engeri gye Zitukwatako

Yesu yakozesa engero ennyangu, okuyigiriza ebintu eby’ebuziba. Byakuyiga ki ebirala ebiri mu Matayo essuula 13?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yaliisa Bangi ng’Ayitira mu Batono

Yesu yalagira abatume be okuliisa enkumi n’ekumi z’abantu wadde nga baalina emigaati etaano gyokka n’ebyennyanja bibiri. Kiki ekyaliwo, era kituyigiriza ki?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Kitaawo ne Nnyoko Obassangamu Ekitiibwa”

Yesu yajjukiza abantu etteeka erigamba nti: “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa.” Etteeka eritulagira okugondera bazadde baffe liriko emyaka?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Olina Ndowooza y’Ani?

Biki bye tulina okukola okusobola okuba n’endowooza ya Katonda, so si eya Sitaani? Yesu yayogera ebintu bisatu ebisobola okutuyamba okwewala okuba n’endowooza enkyamu.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe​—Okukozesa Obulungi Ebibuuzo

Yesu yakozesa bulungi ebibuuzo okuyigira abantu amazima. Tuyinza tutya okumukoppa?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Weewale Ebiyinza Okukuviirako Okwesittala n’Okwesittaza Abalala

Yesu yalaga akabi akali mu kwesittala oba okuleetera abalala okwesittala. Kiki ekiyinza okufuuka ekyesittaza mu bulamu bwo?