Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Febwali 2016

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | NEKKEMIYA 12-13

Bye Tuyigira ku Nekkemiya

Bye Tuyigira ku Nekkemiya

Nekkemiya yalwanirira okusinza okw’amazima

13:4-9, 15-21, 23-27

  • Eriyasibu kabona asinga obukulu yakkiriza Tobiya ataali muweereza wa Yakuwa era eyali aziyiza abantu ba Yakuwa okumuwabya

  • Eriyasibu yawa Tobiya ekisenge ekiriirwamu eky’omu yeekaalu

  • Nekkemiya yakasuka ebintu bya Tobiya byonna ebweru n’alongoosa ekisenge ekyo, era ne kiddamu okukozesebwa mu ngeri entuufu

  • Nekkemiya yeeyongera okulwanyisa ebintu byonna ebibi ebyali bikolebwa mu Yerusaalemi