LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

Ng’ebulayo ebikumi n’ebikumi by’emyaka Yesu azaalibwe, nnabbi Isaaya yalagula nti Masiya yandibuulidde “mu kitundu kya Yoludaani, Ggaliraaya eky’amawanga.” Yesu yatuukiriza obunnabbi obwo bwe yatambula mu Ggaliraaya mwonna ng’abuulira amawulire amalungi.Is 9:1, 2.

  • Yakola ekyamagero ekyasookaYok 2:1-11 (Kaana)

  • Yalonda abatume beMak 3:13, 14 (okumpi n’e Kaperunawumu)

  • Yayigiriza ku lusoziMat 5:1–7:27 (okumpi n’e Kaperunawumu)

  • Yazuukiza omwana wa nnamwanduLuk 7:11-17 (Nayini)

  • Yalabikira abayigirizwa nga 500 oluvannyuma lw’okuzuukira1Ko 15:6 (Ggaliraaya)