Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Apuli 2-8

MATAYO 26

Apuli 2-8
  • Oluyimba 19 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okuyitako n’Ekijjukizo​—Bye Bifaanaganya ne Bye Bitafaanaganya”: (Ddak. 10)

    • Mat 26:17-20​—Yesu yakwata embaga ey’Okuyitako eyasembayo ng’ali wamu n’abatume be (nwtsty “Embaga ey’okuyitako“ ekifaananyi ekiraga ebiri mu Mat 26:18, nwtsty)

    • Mat 26:26​—Omugaati oguyisibwa ku mukolo gw’Ekijjukizo gukiikirira omubiri gwa Yesu (gukiikirira“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 26:26, nwtsty)

    • Mat 26:27, 28​—Envinnyo eyisibwa ku mukolo gw’Ekijjukizo ekiikirira ‘omusaayi gwa Yesu ogw’endagaano’ (“omusaayi gwange . . . ogw’endagaano“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 26:28, nwtsty)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 26:17​—Lwaki Nisaani 13 lwali luyitibwa ‘olunaku olusooka olw’Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse’? (“Ku lunaku olusooka olw’Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 26:17, nwtsty)

    • Mat 26:39​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyaleetera Yesu okusaba nti: “Nzigyaako ekikopo kino”? (“nzigyaako ekikopo kino“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 26:39, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 26:1-19

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 20

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8)

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Ekinunulo: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo. Oluvannyuma, yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo bino: Lwaki abantu balwala, bakaddiwa, era ne bafa? Kiki Yakuwa kye yatusuubiza? Ani gw’oyagala okulaba mu nsi empya?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 15

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 74 n’Okusaba