LWAKI KIKULU:

ENGERI Y’OKUKIKOLAMU:

  • Fumiitiriza ku ngeri Yakuwa gy’azze anunulamu abantu be.​—Kuv 14:13

  • Saba Yakuwa akuwe obuvumu.​—Bik 4:29, 31

  • Weesige Yakuwa.​—Zb 118:6

Mbeera ki ezindeetera okutya nga ndi mu buweereza ze nneetaaga okuvvuunuka?

MULABE VIDIYO ERINA OMUTWE, WEEWALE EBIYINZA OKUKUVIIRAKO OBUTABA MWESIGWA​—OKUTYA ABANTU, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Lwaki kitwetaagisa okuba abavumu nga tubuulira?

  • Okusinziira ku Engero 29:25, kiki ekinaatuyamba okuba abavumu?

  • Lwaki kikulu okukulaakulanya obuvumu kati?