Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Agusito 2017

Agusito 14-20

EZEEKYERI 32-34

Agusito 14-20
  • Oluyimba 144 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Omukuumi Yalina Obuvunaanyizibwa bwa Maanyi”: (Ddak. 10)

    • Ezk 33:7​—Yakuwa yalonda Ezeekyeri okuba omukuumi (it-2-E 1172 ¶2)

    • Ezk 33:8, 9​—Omukuumi bwe yalabulanga abantu, teyabangako musango gwa kuyiwa musaayi (w88 1/1 28 ¶13)

    • Ezk 33:11, 14-16​—Yakuwa ajja kuwonyaawo abo abakolera ku kulabula okubaweebwa (w12 3/15 15 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 33:32, 33​—Lwaki twandyeyongedde okubuulira n’obunyiikivu wadde ng’abantu abamu tebatuwuliriza? (w91 3/15 17 ¶16-17)

    • Ezk 34:23​—Ekyawandiikibwa kino kituukirizibwa kitya leero? (w07 4/1 27 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 32:1-16

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 67

  • Kulaakulanya Engeri Ennungi​—Obuvumu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Weewale Ebiyinza Okukuviirako Obutaba Mwesigwa​—Okutya Abantu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 15 ¶18-23, akas. ku lup. 180

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 95 n’Okusaba