• Oluyimba 49 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Sigala mu Kifo eky’Ekyama eky’Oyo Asingayo Okuba Waggulu”: (Ddak. 10)

    • Zb 91:1, 2—‘Ekifo kya Yakuwa eky’ekyama’ kituwa obukuumi mu by’omwoyo (w10 2/15 27 ¶10-11)

    • Zb 91:3—Okufaananako omutezi w’ebinyonyi, Sitaani agezaako okutukwasa (w07 10/1 28-32 ¶1-18)

    • Zb 91:9-14—Yakuwa kye kiddukiro kyaffe (w10 1/15 10-11 ¶13-14; w01 12/1 17-18 ¶13-19)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 89:34-37—Ndagaano ki eyogerwako mu nnyiriri zino, era kyakulabirako ki Yakuwa kye yakozesa okulaga nti erina okutuukirira? (w14 10/15 10 ¶14; w07-E 7/15 32 ¶3-4)

    • Zb 90:10, 12—Tuyinza tutya ‘okubala ennaku zaffe tusobole okufuna omutima ogw’amagezi’? (w06 9/1 11 ¶4; w01 12/1 11 ¶19)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 90:1-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula ezaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO