Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli

Ennyanjula yʼEkitundu 13

Ennyanjula yʼEkitundu 13

Yesu yajja ku nsi okuwaayo obulamu bwe ku lw’abantu abatatuukiridde. Wadde nga Yesu yafa, yawangula ensi. Yakuwa teyeerabira Mwana we, era yamuzuukiza. Yesu yaweereza abalala era yabasonyiwanga nga bakoze ensobi. Oluvannyuma lw’okuzuukira, Yesu yalabikira abayigirizwa be. Yabayigiriza engeri y’okukolamu omulimu omukulu gwe yabakwasa. Bw’oba oli muzadde, yamba omwana wo okukimanya nti naffe tusaanidde okwenyigira mu mulimu ogwo.

MU KITUNDU KINO

Eky’Ekiro kya Yesu Ekyasembayo

Yesu yayigiriza abatume be ebintu nga bali ku ky’ekiro ekyasembayo naye.

Yesu Akwatibwa

Yuda akulemberamu ekibiina ky’abantu nga balina ebitala n’emiggo n’abatwala mu nnimiro y’e Gesusemane bakwate Yesu.

Peetero Yeegaana Yesu

Kiki ekibaawo mu luggya lw’ennyumba ya Kayaafa? Era kiki ekituuka ku Yesu ng’ali munda mu nnyumba?

Yesu Afiira e Ggologoosa

Lwaki Piraato alagira Yesu okuttibwa?

Yesu Azuukizibwa

Bintu ki ebyewuunyisa ebyaliwo mu nnaku ezaddirira nga Yesu amaze okuttibwa?

Yesu Alabikira Abavubi

Kiki Yesu ky’akola okubayita?

Yesu Addayo mu Ggulu

Bw’aba tannaddayo mu ggulu, awa abayigirizwa be ekiragiro ekikulu ennyo.