Bwe kiba nti abantu be baawandiika ebiri mu Bayibuli, kati olwo lwaki eyitibwa ‘kigambo kya Katonda’? (1 Abassessalonika 2:13) Abaagiwandiika bafuna batya obubaka okuva eri Katonda?