Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Bayibuli Eri ku Mukutu Gwaffe | ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU

Zabbuli 87:1-7

EBIRIMU

  • Sayuuni, ekibuga kya Katonda ow’amazima

    • Abo abaazaalibwa mu Sayuuni (4-6)

Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Oluyimba. 87  Omusingi gw’ekibuga kya Katonda guli mu nsozi entukuvu.+   Yakuwa ayagala emiryango gya Sayuuni+Okusinga weema za Yakobo zonna.   Ggwe ekibuga kya Katonda ow’amazima, oyogerwako ebintu ebyewuunyisa.+ (Seera)   Nja kubalira Lakabu+ ne Babulooni mu abo abammanyi;Laba Bufirisuuti ne Ttuulo awamu ne Kkuusi. Ndyogera ku buli kimu ku byo nti: “Ono yazaalibwa eyo.”   Era kiryogerwa ku Sayuuni nti: “Bonna baazaalibwa mu kyo.” Era oyo Asingayo Okuba Waggulu alikinyweza.   Abantu bwe baliba bawandiikibwa, Yakuwa alyogera ku buli omu ku bo nti: “Ono yazaalibwa eyo.” (Seera)   Abayimbi+ n’abazinyi+ baligamba nti: “Ensulo zange zonna ziri mu ggwe.”*+

Obugambo Obuli Wansi

Oba, “Gye ndi, ggwe nsibuko y’ebintu byonna.”