Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Zabbuli 117:1 2

EBIRIMU

  • Amawanga gonna gakoowoolwa okutendereza Yakuwa

    • Okwagala kwa Katonda okutajjulukuka kungi nnyo (2)

117  Mutendereze Yakuwa mmwe amawanga gonna;+Mumugulumize mmwe abantu mmwenna.*+   Kubanga okwagala okutajjulukuka kw’atulaga kungi nnyo;+Obwesigwa+ bwa Yakuwa bwa mirembe na mirembe.+ Mutendereze Ya!*+

Obugambo Obuli Wansi

Oba, “ebika byonna.”
Oba, “Aleruuya” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.