Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Bayibuli Eri ku Mukutu Gwaffe | ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU

Omubuulizi

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12

Ebirimu

  • 1

    • Byonna butaliimu (1-11)

      • Ensi ebeerawo emirembe gyonna (4)

      • Enkola z’omu butonde (5-7)

      • Tewali kipya wansi w’enjuba (9)

    • Amagezi g’abantu galiko ekkomo (12-18)

      • Okugoba empewo (14)

  • 2

    • Sulemaani bye yakola (1-11)

    • Amagezi g’abantu gaganyula kitono (12-16)

    • Okukola ennyo butaliimu (17-23)

    • Lya, nywa, era weeyagalire mu ebyo bye wakola (24-26)

  • 3

    • Buli kintu kiba n’ekiseera kyakyo (1-8)

    • Okunyumirwa obulamu kirabo okuva eri Katonda (9-15)

      • Eky’okubeerawo emirembe gyonna kiri mu mitima gy’abantu (11)

    • Katonda alamula bonna mu bwenkanya (16, 17)

    • Abantu n’ebisolo byonna bifa (18-22)

      • Byonna bidda mu nfuufu (20)

  • 4

    • Okunyigirizibwa kubi okusinga okufa (1-3)

    • Okuba n’endowooza ennungi ku kukola (4-6)

    • Omugaso gw’okuba n’ow’omukwano (7-12)

      • Ababiri basinga omu (9)

    • Obulamu bw’omufuzi butaliimu (13-16)

  • 5

    • Tuukirira Yakuwa ng’omutya mu ngeri esaana (1-7)

    • Abali wansi batunuulirwa ababali waggulu (8, 9)

    • Obugagga butaliimu (10-20)

      • Abaagala ssente tebamatira (10)

      • Otulo tw’omukozi tuwooma (12)

  • 6

    • Omuntu okuba n’ebintu n’atabyeyagaliramu (1-6)

    • Sanyukira ekyo ky’olina kati (7-12)

  • 7

    • Erinnya eddungi n’olunaku olw’okufiirako (1-4)

    • Okunenyezebwa ow’amagezi (5-7)

    • Enkomerero esinga entandikwa (8-10)

    •  Ensonga lwaki amagezi ge gasinga (11, 12)

    • Ennaku ennungi n’ennaku embi (13-15)

    • Weewale okugwa olubege (16-22)

    • Omukuŋŋaanya bye yeetegereza (23-29)

  • 8

    • Okufugibwa abantu abatatuukiridde (1-17)

      • Gondera ebiragiro bya kabaka (2-4)

      • Omuntu aba n’obuyinza ku mulala okumuyisa obubi (9)

      • Abakola ebibi bwe batabonerezebwa mangu (11)

      • Lya, nywa, era sanyuka (15)

  • 9

    • Ebituuka ku bantu bonna bye bimu (1-3)

    • Nyumirwa obulamu wadde ng’eriyo okufa (4-12)

      • Abafu tebaliiko kye bamanyi (5)

      • Emagombe teri kikolebwayo (10)

      • Ebiseera ebizibu n’ebintu ebitasuubirwa (11)

    • Oluusi ab’amagezi tebasiimibwa (13-18)

  • 10

    • Obusirusiru obutonotono bubuutikira amagezi (1)

    • Akabi akali mu butakola bulungi bintu (2-11)

    • Obuzibu abasirusiru bwe babaamu (12-15)

    • Obusirusiru bw’abafuzi (16-20)

      • Ekinyonyi kiyinza okuddamu bye wayogedde (20)

  • 11

    • Kozesa buli kakisa k’ofuna (1-8)

      • Suula omugaati gwo ku mazzi (1)

      • Siga ensigo zo okuva ku makya okutuusa akawungeezi (6)

    • Weeyise n’amagezi mu buvubuka bwo (9, 10)

  • 12

    • Jjukira Omutonzi ng’emyaka egy’obukadde teginnatuuka (1-8)

    • Omukuŋŋaanya awumbawumbako (9-14)

      • Ebigambo eby’amagezi biringa emiwunda (11)

      • Tyanga Katonda ow’amazima (13)