Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Muyimbire Yakuwa n’Essanyu

 OLUYIMBA 50

Essaala Yange ey’Okwewaayo

Londa eky'Okuwuliriza
Essaala Yange ey’Okwewaayo
LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

(Matayo 22:37)

  1. 1. Mpaayo ’mutima gwange;

    Ka gukwagale nnyo ggwe.

    Nkuw’e ddoboozi lyange;

    Ka likutendereze.

  2. 2. Nkuw’e mikono gyange

    Awamu n’ebigere.

    N’eby’obugagga byange

    Bibyo Mukama wange.

  3. 3. Mpaayo ’bulamu bwange

    Nkole by’oyagala ggwe.

    Nneewaayo gy’oli nzenna.

    Ka nkolenga by’osiima.