LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

(Engero 27:11)

 1. 1. Katonda waffe, Yakuwa;

  Twewaayo ’kukuweereza,

  Era tulina enkizo

  ’Kusanyus’o mutima gwo.

 2. 2. Omuddu wo omwesigwa,

  ’Kitiibwa kyo akyoleka;

  Atuliisa mu by’omwoyo,

  Tukwatenga ’mateeka go.

 3. 3. Otuwenga omwoyo gwo,

  Tunywerere mu kkubo lyo

  Tukuweeseng’e kitiibwa

  Era tukusanyusenga.