Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Muyimbire Yakuwa n’Essanyu

 OLUYIMBA 151

Alibayita

Londa eky'Okuwuliriza
Alibayita
LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

(Yobu 14:13-15)

  1. 1. Obulamu bulinga olufu,

    Kuba buggwaawo mangu.

    Ababaddewo kati tuvaawo,

    ’Maziga ge tuleka.

    Omuntu bw’afa alikomawo?

    Katonda agamba nti:

    (CHORUS)

    Abafu, Alibayita

    Babeere abalamu,

    Kuba ayagala nnyo

    ’Mulimu gw’engalo ze.

    Kkiriza; teweewuunya ggwe,

    Katonda aliyita

    Era baliddawo nga

    ’Mulimu gw’engalo ze.

  2. 2. Mikwano gya Katonda bwe bafa,

    Baba bakyajjukirwa.

    Bonna abajjukirwa Katonda,

    Bo bajja kuzuukira.

    Nga bazuukidde balibeera mu

    Lusuku lwa Katonda.

    (CHORUS)

    Abafu, Alibayita

    Babeere abalamu,

    Kuba ayagala nnyo

    ’Mulimu gw’engalo ze.

    Kkiriza; teweewuunya ggwe,

    Katonda aliyita

    Era baliddawo nga

    ’Mulimu gw’engalo ze.