Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Muyimbire Yakuwa n’Essanyu

 OLUYIMBA 103

Abasumba Birabo

Londa eky'Okuwuliriza
Abasumba Birabo
LABA
Bigambo Byokka
Ekifaananyi

(Abeefeso 4:8)

  1. 1. Yakuwa ’taddewo ’basumba

    Balunde ’ndiga ze.

    Bafuba nnyo ’kututeerawo

    ’Kyokulabirako.

    (CHORUS)

    Tubataddemu obwesige;

    Beesigwa; ba mazima.

    Ekisibo bakifaako nnyo;

    Tusiime bye bakola.

  2. 2. ’Basumba abo batwagala;

    Batulumirirwa.

    Bwe tubaako n’ekituluma,

    Batubudaabuda.

    (CHORUS)

    Tubataddemu obwesige;

    Beesigwa; ba mazima.

    Ekisibo bakifaako nnyo;

    Tusiime bye bakola.

  3. 3. Batuyamba; batuwabula

    Tuleme kuwaba

    ’Kuva mu kkubo lya Katonda;

    Tubeere beesigwa.

    (CHORUS)

    Tubataddemu obwesige;

    Beesigwa; ba mazima.

    Ekisibo bakifaako nnyo;

    Tusiime bye bakola.