Buuka ogende ku bubaka obulimu

Omuzannyo ogwesigamiziddwa ku Bayibuli: Nekkemiya: “Essanyu lya Yakuwa kye kigo kyammwe”

Omuzannyo ogwesigamiziddwa ku Bayibuli: Nekkemiya: “Essanyu lya Yakuwa kye kigo kyammwe”

Laba ebimu ebiri mu muzannyo ogwesigamiziddwa ku Bayibuli ogukwata ku Nekkemiya. Gugenda kulagibwa ku lukuŋŋaana olunene olwa Abajulirwa ba Yakuwa. Nekkemiya yali ayagala okuddamu okuzimba buggwe wa Yerusaalemi. Naye omulimu gw’okuzimba buggwe si gwe gwokka ogwalina okukolebwa. Yakuwa yandiyambye atya abantu be okutegeera essanyu erya nnamaddala?